Kaziimba alagidde abaweereza bonna mu kanisa abaagala okwesimbabwo basooke balekulire

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ssaabalabirizi w’e Kanisa ya Uganda Stephene Kaziimba Mugalu alagidde abaweereza bonna mu kanisa ya Uganda abaagala okwesimbabwo mu byobufuzi okwanguwa okulekulira obuweereza, kibanguyize okwetaaya obulungi.Kazimba agamba nti amateeka g’ekkanisa tegakkiriza kuyimbagatanya kale ng’ayagala okuwereza abantu nga ayita mu byibufuzi waddembe okuddako e bbali Okwogera bino Ssaabalabirizi abadde aggulawo olusirika lw’abasumba okuva mu bulabirizi 39 obukola ekkanisa ya Uganda.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *