Theodore Ssekikubo agamba waakuvuganya nga nnamunigina

Brenda Luwedde
0 Min Read

Omubaka wa Lwemiyaga Theodore Ssekikubo akakasizza nga bw’agenda okuddamu okuvuganya ku kifo ky’omubaka w’ekitundu kino , kyoka nga ku mulundi guno waakwesimbawo nga Nnamunigina.Ssekukubo okusalawo kyadiridde n’akakiiko akabadde kawuliririza abawakanya ebyava mu kamyufu k’ekibiina okukakasa nti munne Emmanuel Rwashande yeyawanfula.Kati ssekikubo agambye nti tagenda kwabulira kibiina kye ki NRM , kyoka nga tekisoboka kuleka baayise bannakigwanyizi kutwala buwanguzi bw’akakasa nti bwali bubwe.

TAGGED:
Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *