Abamu ku baavuganya mu Kamyufu ka NRM ku bifo byabakulembeze b’amagombolola akaaliwo gyebuvuddeko bagamba ssi baakussa mukono okutuusa nga bafunye obwenkanya Abamu ku bano nga mu kiseera kino baalemala balumiriza amagye ne poliisi okwenyigira mu kkobaane ly’okukyanga ebyava mu kamyfu kko n’okubatulugunya Omusasi waffe ayogeddeko ne bano.