Kkampeyini z’ababaka mu Kampala zitandise na bbugumu, aba NUP bakubye z’awamu

Olive Nabiryo
0 Min Read

Abeeganyiza obukulembeze mu bifo eby’enjawulo ku mutendera gwa gavumenti ez’ebitundu mu Kampala batandise kaweefube ow’okukuyega abalonzi babayiire akalulu mu 2026, kyoka nga abasinga akalulu basoose kukawenja nju ku nju. 

Kyoka bbo abaavuganyiriza ku kaadi ya NUP baasazeewo akalulu kukanonyereza wamu, nga leero bakungaanidde Katwe mu gombolola y’e Makindye oluvanyuma boolekere ebifo ebirara.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *