Leero ababaka ba palamenti lwebatandise okukuba kampeyini mu butongole era mu bimu ku bitundu ebaya disitulikiti y’e Wakiso naddala mu consituency nga Kyaddondo East saako n’endala abavuganya basiibye mu keetalo kakuweenja bululu.
Ate mu munisipali Kira tulingizzaako mu nkambi ya munnamateeka George Musisi era tusanze atalaaga kirtundu wakati mukusaggula buwagizi okuva mu balonzi okumulonda mu kalulu ka 2026.
KKAMPEYINI E WAKISO :Abamu batambudde nju ku nju, abalala bakubye nkung’aana
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
