Robert Kyagulanyi akwatidde NUP bendera agamba siwakupondooka yadde ng’abyekwerinda batandise okumulonda n’ekigendererewa ky’okumwekyaya. Ono ne banne bakedde ku Poliisi eMbarara okulondoola embeera abantu baabwe abaakwatiddwa eggulo gye balimu. Oluvannyuma akubye olukungaana e Rwampara okukunga abaayo bamuwagire ku bwa Pulezidenti.
Kyagulanyi akedde kugenda ku poliisi okulaba ku bantu be
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
