NAZZIKUNO: Engeri ab’edda gye baabumbangamu ebintu eby’enjawulo

Brenda Luwedde
0 Min Read

Okubumba mu buganda gwali nno mulimu gwennyini era ogwayambako ba jjajja ffe okugonza obulamu bwa bulijjo, kubanga mu bye baabumbanga mwe bajjanja ebikozesebwa ng’amasowaani, ensaka ezaafumbanga, ensuwa omwaterekebwanga amazzi n’ebirala.

Ku mulembe guno, omulimu guno gujja gusereba nga abagukola bayisibwamu n’amaaso so nga gukyali gwa nkizo ddala.

Mu NAZZIKUNO olwaleero, RONALD SENVUMA k’atutambuze olugendo nga alombojja engeri omulimu guno gye gwakolebwangamu mu biseera biri.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *