Waliwo omwana Mu nkambi yababundabunda ey’e Bidibidi mu disitulikiti ye Yumbe ali mu kusoberwa olw’embeera gyayitamu oluvannyuma lw’abazadde be.
Stephen Mubarak ku myaka 15 gyalina yalabirira bato be oluvannyuma lw’abazadde be okuddayo mu South Sudan nga kati amaze emyaka egisukka mu ena nga tabawuliza.
Ono alina okukola nga bwasoma okusobola okukwasaganya embeera wabula ng’oluusi embeera emusukako najulirira bazadde be.
Wuuno ow’e 15 alabirira banne mu nkambi ye Bidibidi
Leave a Comment