Mu disitulikiiti ye Bunyangabu eriyo omukyala ayita mu bugubi okulabirira abaana be babiri abaliko obulemu. Abaana bano bazirika entakera era nga beetaaga okubeerako buli kiseera. Omukyala ono alina okulabirira abaana bano ate n’okulima okulaba nga bafuna ekyokulya.
Maama Asobeddwa: Ow’e Bunyangabu abaana be babiri baliko obulemu

Leave a Comment