Waliwo omukuumi wa kampuni ey’obwannanyini poliisi gw’ewenja obuyiso, ku bigambibwa nti yakubye mukama we amasasi agaamusse.Poliisi etubuulidde nti ono adduse n’emotoka ya mukama we nga mubaddemu n’ensawo erowoozebwa okubaamu ensimbi.Katubifune mu bujjuvu.