Ab’eby’okwerinda balabika nga baliko webatuuse mu kunoonyereza ku ttemu eryakolwa ku bafumba mu bitundu bye Nakiwogo e Ntebe ku ntandikwa y’omwezi oguwedde.Abafumbo bano David ne Florence Mutaaga baatirimbulwa mu bukambwe era nga okuva olwo abebyokwerinda babadde ku muyiggo gw’abaali emabega w’ettemu lino. Olwaleero tugwikirizza abebyokwerinda nga baliko amaka ge baaza entebe.
Abafumbo abattibwa e Ntebe; ab’ebyokwerinda baliko amaka ge baazizza e Nakiwogo
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found