Abatuuze mu gombolola ye Kasenda bali mu kutya olwa obulwadde bw’entumbi obubasiibyeko akanyaaga.Abasawo bagamba nti kino kyandiba nga kiva ku mazzi agava mu Nyanja Maruusi ge bakozesa. Kyoka abamu kino bakiwakanya kubanga baludde ebbanga ng’amazzi gano gebakozesa.