Embeera y’amalwaliro, ababaka bagamba gonna gateekeddwa okuddaabirizibwa

Gladys Namyalo
0 Min Read

Ababaka ba palamenti bakaanyiza awatali kwetemamu okuteeka gavumenti ku ninga eteeke ensimbi ezimala mu malwaliro gonna mu ggwanga., kitaase abantu abafa olw’obujanjabi obutamala.Ababaka bagamba nti gavumenti erina okukomya okwewola ensimbi okuduukirira amalwaliro amalondemu, kyoka nga kyenkana gonna gali mu mbeera mbi.Bano okutaama kiddiridde gavumenti okwewola obuwumbi bw’ensimbi za Uganda nsanvu edaabirize eddwaliro lye Bujiri.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *