Omusibi w’emifumbi Steven Sekitte y’omu ku beesunze okuttunka mu mpaka za Mr Central ezigenda okubeera ku UMA Show Ground e Lugogo wano mu Kampala ku Lwomukaaga luno.Ono nga guno gwe mulundi gwe ogwokusatu okuttunka mu mpaka zino, asuubira buwanguzi.