Baabano abakola obugaali bw’abaliko obulemu mu mabanda

Brenda Luwedde
0 Min Read

Mu disitukikiti ye Kabalore waliyo kampuni eyegulidde okukola obugaali obutambuza abaliko obulemu, kyoka nga ebukola mu miti gy’amabanda.

Abakulira Kampuni eno eya Kyaninga Mobility,bagamba nti kino baakolola kutaasa butonde bwansi, kyoka nga n’ekyokuba nti amabanda ge bakozesa bagajja mu ggwanga kikendeza ku beeyi y’obugaali buno.

Kati bano bali mu ntekateeka ekola nemiggo egyeyambisibwa abalema.

TAGGED:
Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *