Abalera obutonde bwensi mu disitulikiti ye Kiboga , bateseteese okuggula olutalo ku basanyaawo obutonde bwensi naddala abatema emiti , kko n’okubifuula e nimiro. Bano bagamba nti kyenkana ebibira byonna ebyali bikutte basaanawo , ekiviiriddeko embeera y’obudde okukyuka , nenkuba eyali etonya n’efuuka ya kekkwa. Kati bano basazeewo okutandika ebikwekweto okwetoloola disitulikiti yonna okukwanyisa ebikolwa bino.
OKUZZAAWO EBIBIRA: E Kiboga ab’ebyobutonde batandise ebikwekweto ku batema emiti
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found