Mu disitulikiti ye Kabalore waliwo abantu abazudde omulamwa mu kulunda ensowera ezimanyiddwa nga Black Soldier Flies , bagamba nti zino zafuukira ddala kalimu mwebanoga ensimbi empya n’enkadde. Batubuulidde nti envunyu zino zattunzi nnyo eri abalunda ebisolo nga embizi, ebyenyanja,enkoko nebirara.