KCCA ettukizza ebikujjuko by’olunaku oluyitibwa CAR FREE DAY nga ku luno eriko enguudo z’eggala mu kaweefube w’okukendeeza ku mukka oguva mu bidduka ebiyita ku nguudo ezo mpozi n’okuwa abebigere omwagaanya okwetaaya. Olunaku luno leero lukwatiddwa era nga minisita wa Kampala Minsa Kabanda yagikulembeddemu.
KCCA ettukizza olunaku lwa ’Car Free Day’
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found