Mu ngeri ey’enjawulo, ab’ekibiina ki People’s Front For Freedom batandise wiiki ey’okusabira omuntu waabwe DR Kizza Besigye ne munne Obeid Lutale bwe baakakulungula omwaka mulamba mu nkomyo wakati mu kuwakanga ebibakolebwako mu kkooti. Bano nga bakulemberwamu akulira ekibiina kino Erias Lukwago, bafunyeewo n’akadde okugenda bamulambuleko bamanye embeera mwali. Kyokka bavuddeyo bennyamivu, olw’ebbaluwa gy’abadde awandiikidde abawagizi be okubulankayizibwa abaserikale b’ekitongole ky’amakomera.
Aba PFF balambudde ku Besigye ne Lutale, batandise wiiki y’okumusabira
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
