Mu disitulikiti ye Mubende abavuganya nga bannamunigina oluvannyuma lw’okummibwa kaadi y’ekibiina ki NRM basazeewo okwekolamu ekisinde kye bagamba nti kye bagenda okweyambisa okuwenja akalulu bawangule bannaabwe bebalumiriza okuyita mu lukujjukujju ne batwala bendera z’ekibiina. Ng’ogyeko bano e Mityana eyeegwanyiza ekifo ky’omubaka omukyala owa Mityana Judith Nabakooba ne munne kibedi Nsegumire eyeegwanyiza ekya Mityana North batongozza kakuyege waabwe, songa ne Kiboga ne Kassanda nayo kakuyegge akwajja.
Abeesimbyewo ku bwannamunigina e Mubende beekozeemu ekisinde
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
