Robert Kasibante asiibye Serere ne Katakwi ng’asaba abaayo okumulonda

Olive Nabiryo
0 Min Read

Akwatidde ekibiina ki National Peasants’ Party bendera ku bwa pulezidenti Robert Kasibante olwaleero alumaze Serere ne Katakwi nga asaba abeeno bamuyiire akalulu mu kulonda kwa 2026. Abeeno bamulojjedde obwavu obubatawaanya, naye nabasuubiza nti bwatuuka mu buyinza kyasookera kubazimbira nnyumba ezomulembe bawone ez’essubi mwe bawangaalira.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *