Aba NRM e Ssembabule bakulukulumidde abakulembeze obutabayamba mu kampeyini

Olive Nabiryo
0 Min Read

Mu disitulikiti ye Ssembabule abakwatidde ekibiina ki NRM benedara okuvuganya ku mutenedera gwe gombolola bakiikidde obukulembeze bw’ekibiina ensingo nga bagamba nti tebayambiddwa mu kakuyege waabwe.

Bano bagamba nti okuva kakuyege lweyatandika bbo mpaawo yali avuddyo kubalambika ku ngeri gyebagenda kunonyaamu kalulu, so nga bannaabwe bebavuganya nabo mu bibiina ebirara bbo bakuyega.

 Ssentebe wa NRM e Ssembabule Major General Phinehas Katirima bano abagumizza

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *