Akulira oludda oluvuganya mu palamenti Joel Ssenyonyi asabye abalonzi b’e Kawempe South okuwesiga abantu abalinda bbendera k’ekibiina ki NUP nti ku luno abagenda okwebuzaabuza kubuvunaayizibwa bwabwe nti ekibiina kigenda kubakangavvula si nga bwegubadde. Ono okwogera bino abadde ku mukolo ogw’okutongoza kakuyega w’okuwenja akalulu k’avuganya ku kifo ky’omubaka wa Kawempe South Fred Nyanzi okubadde mu bitundu by’e Mualgo. Era nga eno Nyanzi naye asuubizza obutekweka balonzi.
Kkampeyini mu Kampala: Abeegwanyiza ebifo bongedde amaanyi mu kuwenja akalulu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
