AKEEDIIMO K’ABASUUBUZI :Amaduuka gasiibye maggale mu Kampala, waliwo abakwatiddwa

Brenda Luwedde
1 Min Read

Abasuubuuzi mu Kibuga Kampala abeegattira mu kibiina ki KACITA leero bakedde kuggala maduuka gaabwe nga enabwe eva ku misolo emingi egyibabinikwa, bannansi ba China ebeegazanyiza mu kampala, kko nomusolo gwa kilo ogubasabwa ku ngoye zebasuubula okuva e bweru.Mu masekati g’e kibuga amaduuka agasinga gasiibye maggale, newankubadde nga ku njegoyego zaakyo abamu ku basuubizi bbo basazeewo kwekolera mirimu gyabwe.Poliisi eriko abasuubuzi beekute ng’ebalanga kukuma muliro mu banaabwe.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *