Munnabyamizannyo Arthur Blick Senior amaze emyaka 43 nga atambulira mu kagaali oluvanyuma lwakabenje ka digi z’empaka keyagwaako mu mwaka gwa 1982. Wabula wadde nga omuzannyo gwegwamufula omulema, ono agama nti nakati akyagwenyumirizaamu nyo olw’ebirungi byeyagufunamu.Ono twagumbyeko naye mu mboozi eyakafubo katuwulire byagamba.