Bukenya asabye bannakampala okwaniriza pulojekiti ya Ham

Olive Nabiryo
0 Min Read

Omuwabuzi wa president kunsonga z’ebyobutonde Gilbert Bukenya asabye banna Uganda okwaniriza enkulakulana singa ziba nga tezikosa butonde bwansi.Bukenya okwogera bino abadde alambula ebikolebwa ku mwala gwa Nakivubo ogwaweebwa Hamis Kigundu okugukulakulanya.Ye Hamis Kiggundu ategeezezza nti newankubadde nga yasanga okusoomoozebwa mukukukola omulimu guno, mukakafu nti banna Uganda bajja kusiima ekikoleddwa.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *