Waliwo eyeekokkola bbanka etandise okutunda ebintu bye

Olive Nabiryo
0 Min Read

Waliwo munnayuganda eyeekokkola bbanka gy’alumiriza okumuwola obukadde 272 eza Uganda n’atuuka okuzimalayo ng’ate bbanka eraga ekyamubanja obukadde obusoba mu 190. Agamba yeetegereza n’akizuula nga waliwo ensimbi ezaagenda ku akawunti kw’asasulira ebbanja ate mangu nnyo ne ziggyibwako nga tamanyi yaziteekako n’eyaziggyako amangu ago.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *