ENSISINKANO Y’ABAKULU B’EBIKA MU BUGANDA :Kabaka abajjukizza okubeera obumu

Brenda Luwedde
0 Min Read

Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II alagidde abataka abakulu bobusolya mu Buganda okunyweza obumu nokusomesa abavubuka ennono zabuganda okusobola okwanganga ebisoomozo ebibiretebwa enkulakulana mumbeera zobulamu ezenjawulo. Ssabasajja ategezezza nti ensi ngekulakulana, wabaawo ebisomoozo binji ebijja mubyenfuna, embeera zabantu, ate nemubyobufuzi nga bwebisanga obukulembeze obuyuuga kyangu nnyo okusatulukuka.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *