Kooti enkulu mu kibuga kampala eyongedde okuzuula obujjulizi obulala mu musango gwokutibwa kw’omusajja Henry Katanga okwaliwo mu mwaka 2023.Leero omusawo wa poliisi Moses Byaruhanga yawadde obujjulizi nga ono akakasiza nga namwandu Molly Katanga bweyasangibwako ebisago ne nkwagulo ekyakakasa nti yalwana n’omugenzi nga tannatiibwa.
MOLLY YALWANA N’OMUGENZI: Omusawo wa Poliisi Byaruhanga awadde obujulizi

Leave a Comment