Akwatidde FDC bendera ku bwa Pulezidenti Nathan Nandala Mafabi asuubizza okutumbula ebyobulimi ngayita mukuzaawo bbanka zobwegassi kisobozese aballimi okwewola ssente ku magoba amatono. Ono olwaleero asiibye mu disitulikiti ye Butebo ne Pallisa gyasabidde abaayo okuyiira obululu omwaka ogujja. Baker Ssenyonga Mulinde yalondoola kkampeyini za Nandala Mafabi
Nandala mafabi asuubizza okutumbula ebyobulimi ngazzaawo bbanka z’obwegassi
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found