Akulira ekibiina ki National Unity Platform, Robert Kyagulanyi leero akalulu akanoonyerezza Butamala ne Gomba gy’azaalwa. Kyokka ono atambulidde mu kasoobo ddala olw’abantu ababadde bamulindiridde ku makubo okuviira ddala e Kyengera okutuuka gyakubye enkungana. Okusinga abeeno abasabye okulwana okukuuma akalulu kaabwe, kaleme okubbibwa mu kadde k’okukabala.
Kyagulanyi asabye ab’e Butambala ne Gomba okukuuma akalulu kaabwe
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
