Robert Kyagulanyi asabye ab’e Isingiro okuzibula amaaso

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu abuulide abantu be Isingiro nti banguwe okwegatta ku mugendo ogusaba enkyukakyuka, kubanga akizudde nga nabo mpaawo kya njawulo kyebalaga mu gavumenti efuga. Bano abagambye nti abantu abali mu bitundu ebirara balina endowooza nti abali mu buggwanjuba bali yaddeyadde ekitali kituufu,kale nga kano kekaseera balage ensi obukuusa obubasibwako. Bino abyogedde ali Isingiro gyasiibye nga akuyega abaayo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *