Abantu abasoba mu 1,800 bebakaganyulwa mu nteekateeka eyitibwa Youth Wealth Creation Program eddukanyiizibwa amaka g’omukulembeze w’eggwanga okukwatizaako bamufunampola okweggya mu bwavu. Mu nteekateeka eno mulimu okugabira abantu ebintu ebikozesebwa mu kutandika emirimu omuli ebyalaani, ebikozesebwa mu Saluuni, n’ebirala. Abakulu mu maka g’omukulembeze w’eggwanga bagamba nti enteekateeka eno eyatandikira wano mu Kampala, yakutwalibwa mu bitundu byeggwanga ebirala.
Abavubuka 1,800 be baakaganyulwa mu Youth Wealth Creation program
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
