Wabaluseewo okutya olw’omuwendo gw’abaana abasuulibwa ogw’eyongera buli lukya ekitadde amaka agakuuma abaana bano mu kattu. Abaddukanya ekifo awalabirirwa n’okukuumirwa abaana abasuuliddwa ki Nsambya Babies home, omuwendo gw’abaana be balabirira gweyongedde era nga bwe wataba ngeri gye bayambibwako, nabo batuuse okutendewalirwa. Kati baagala abantu abeesobola batwale ku baana bano basobole okukulira bulamu bw’amaka agajjudde.
Omuwendo gw’abaana abasuulwa abazadde gweyongedde, amaka agabalabirira gali mu kattu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found