Ekirwadde ky’okusannyalala kitera nnyo okutawaanya abakyala abakamala okuzaala era okusinziira ku bakugu kino kiva ku ndwadde nga Puleesa n’ebirala. Abakugu bagamba nti ekiwadde kino kisobola okuwona singa omuntu aba afunye obuwjjanjabi obwetaagisa – wabula nga bwekigayaalirirwa kiyinza okuviirako omuntu okufiirwa obulamu.
Ebikwata ku kirwadde ky’okusannyalala mu b’amaze okuzaala | OBULAMU TTOOKE
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found