Haniya kirwadde ekisobola okufulumira mu kifo kyonna singa akabubi k’ekitundu ekyo wakute ak’omunda kafuna kakosebwa oluvanyuma lw’omubiri okunafuwa. Wabula ebika bya Haniya ebisinga okulabika kuliko ow’ekyenda okwesiba oba okufulumira emabega ssaako n’ekika ekikwata mu busajja. Abakugu batutegezeza nti enzijjanjaba y’ekirwadde kino eba yakulongoosebwa.
Manya ebikwata ku kirwadde kya hernia | OBULAMU TTOOKE
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
