Robert Kasibante akwatidde NPP bendera abadde mu bitundu bye Kamuli ngawenja akalulu. Ono ategeezezza abeeno nti agenda kussaawo omusaala ogusookerwako, okutereeza enguudo, okutumbula ebyobulamu mpozi n’okukendeeza ku muwendo gw’ababaka mu palamenti. Ono olukungaana alukubye mu paaka ya takisi e Kamuli.
Robert Kasibante asiibye Kamuli ng’akunga abaayo okumulonda
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
