Amyuka ssentebe wa NRM Hajji Moses Kigongo alabude abakulembeze ba NRM abagufude omugano okulwanyisa abakwatide ekibiina bendera ku bifo ebyenjawulo mu kalulu ka 2026. Kigongo abadde Hoima gyasisinkanidde bannakibiina abaagala okwesimbawo ku bwannamunigina, gyabasabidde okwekuba mu mitima bawagire abo ekibiina be kyawa bendera. E Kyotera nayo wabaddeyo olukungaana olw’okuzza emitima gya bannakibiina abataamatira byava mu kamyufu ka kibiina.
E Kyotera wabaddewo olukungaana okugatta banna NRM
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found