Abatuze mu gombolola y’e Kawempe bakukkulumidde abazaalisa ababakwata obubi naddala nba bagenze mu malwaliro ga gavumenti okuzaalirayo . Bino babyogeredde mu nsisinkano gye baabadde nabo n’abakulu okuva mu minisitule y’ebyobulamu wiike eno eyabadde egendereddwamu okwogera ku mpeereza mu malwaliro ga gavumenti .
“BASUSSE OBUKAMBWE”:Waliwo abeemulugunyizza ku nneeyisa y’abazaalisa
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
November 16, 2025
No posts found
