Mukyala w’omukulembeze we gwanga Janet Kataha Museveni asabye abakyala be Lubaga okugyumbira okukolera awamu mu bibina byobwegasi basobole okwekulakulanya. Bino abyogerede Kabowa mu Gombolola ye Lubaga bwabade aggulawo edwaliro eryzimbiddwa abakyala be Lubaga abegatira mu kibiina ekimanyiddwa nga Grameen Women Initiative. Eddwaliro lino ligenda kukola ku nsonga z’abakyala n’abaana.
Mukyala Museveni akunze bannayuganda okwettanira obwegassi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
November 16, 2025
No posts found
