Golola wakuttunka ne Gen. Hamza Fungu

Olive Nabiryo
0 Min Read

Mu muzannyo gw’ensambaggere ogw’ensimbi, Moses Golola w’akuddamu okuzannya ne Gen. Hamza Fungu omwezi ogujja mu lulwana olugenda okutegekebwa mu Kampala. 

Bano baasemba okuttunka mu mwaka gwa 2022 era Gololo yeeyawangula wabula Fungu n’agenda nga tamatidde eky’amuwalirizza okuddamu okusaba olulwana olulala ne Golola Ono.

Bano bombi buli omu awaga kusuuza munne.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *