Waliwo munnakibiina ki National Peasants Party era nga ye ssentebe waakyo mu Ggwanga Elias Ssegujja atwewuunyisizza bwasagidde munnna NRM Muyanja Mbabali, akalulu ku kifo ky’omubaka wa Bukoto South. Bino bibadde ku kyalo Migongo mu ggombolola ye Kisekka mu disitulikiti e Lwengo Mbabali gyabadde awenjeza akalulu. Yo e Masaka Munna NRM Oscar Mutebi akulembeddemu kaweefube w’okulaba nga NRM eddamu okuwangula ebifo by’obukulembeze mu gavumenti ez’ebitundu mu town Council ye Kyanamukaaka.
KKAMPEYINI E LWENGO NE MASAKA:Owa NPP akuyegedde mbambaali, mutebe akunze ab’e Kyanamukaaka
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
November 16, 2025
No posts found
