AKALULU KA MUSEVENI: Nabbanja ne Kigongo basagye ab’ebyalo okugayigga

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Ssaabaminisita wa Uganda Robinah Nabbanja asabye abantu be Hoima ne Bunyoro okutwaliza awamu okuyiira Pulezidenti Museveni akalulu ng’okulonda kutuuse omwaka ogujja. Nabbanja agamba nti Museveni akoze bingi mu kitundu kye Bunyoro kale nga tewali songa lwaki abeeno tebamuwa kalulu ng’ekirabo okumwebaza. Ye amyuka ssentebe wa NRM mu ggwanga Moses Kigongo abadde mu bitundu bye Kibale gyasabidde abakulembeze ba NRM ku byalo okwongera amaanyi mu kaweefube w’okunoonyeza Museveni akalulu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *