Abavuganya ku bifo byababaka ba palamenti kwosa gav’t z’ebitundu bayingide sabiiti namba nga bawenja akalulu. Mu disitulikiti y’e Ssembabule, bannakibiina ki NUP akalulu bakawenjeza mu kola ya nju ku nju, songa aba NRM ne PFF e Mityana batambula kyalo ku kyalo nga baperereza abantu okubawa akalulu.
KKAMPEYINI Z’ABABAKA: Aba NUP bakunze ab’e Ssembabule, e Mityana Nyanzi akunze ab’e Busujju
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
