Abatuuze abawangaalira mu Zooni ya Kimwanyi mu Katanga e Wandegeya basiimye Poliisi enzimya mwoto okwanguwa okubaduukriira agamu ku mayumba g’abatuuze mu kitundu kino bwe gaakutte omuliro akawungeezi k’eggulo. Onojjukira nti mu kitundu kino ekye Wandegeya we waali ekizimbe ekirala ekyakwata omuliro mu kiro ekyakeesa olwokuna. Abaakoseddwa baagala gavumenti ebadduukirire bafune webeegeka oluba.
Waliwo ennyumba z’abatuuze eziyidde e Katanga
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
