ENKALU KU TTAKA: Abatuuze b’e Rwamugyenyi beekubidde enduulu

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Waliwo abatuuze ku kyalo Rwamugyengyi mu district y’e Kassanda eyo abalajanidde government okubatakuluzza ku mugagga ggwebalumirizza nti okubasuza nga bakukunadde nga lumonde mu kikata lwa nkayana z’attaka. Bagamba nti ono akozesa abasajja abakola ku faamu ye nebasaawa ebimera byabwe, nga kwotadde okutwala ebisolo byabwe n’ekigendererwa eky’okubagoba ku ttaka asobole okulyeddiza. Waliwo olukiiko olwatuuziddwa ku nsonga eno era lwayabuse eb’ebyokwerinda ng’ono bamulabudde okwekomako.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *