Akwatidde FDC bendera ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga, Nathan Nandala Mafabi ayugumiza ekibuga Arua yye n’abawagizi be bwebayisiza ebivvuku ku nguudo z’ekibuga ez’enjawulo bw’abadde awenja obuwagizi olunaku olwaleero. Mafabi agamba nti obuwagizi obulagiddwa mu Arua kabonera akalaga nti abantu abawerako beetegefu okwaniriza enkyukakyu olw’okusoomozebwa kwebayitamu.
Ab’omu Arua bawadde Nandala Mafabi amaanyi okulwanirira enkyukakyuka
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
