Akwatidde NPP bendera ku bwa Pulezidenti Robert Kasibante, agamba nti waakussa essira ku kukola enguudo naddala okuzikuba kkoolaasi okwanguya ebyentambula mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo. Ono abadde Teso ngawenja akalulu kyokka asanze akaseera akazibu okusala okuva e Kaberamaido okudda e Kalaki olw’enguudo okwanjaalamu amaazi.
Robert Kasibante asuubizza okukola ku nguudo eziri obubi okwanguya entambula
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
