Okutuuyana y’emu ku ngeri omuntu gyafulumyamu obukyafu obubeera munda mu mubiri gwe era singa omuntu amala ebbanga nga tatuuyana kireetawo obweraliikirivu. Yadde guli gutyo ate omuntu bwatuuyana ennyo naddala nga talina kyakoze gamba nga dduyiro ate kandiba akabonero nga yandiba ngalina endwadde. Omusasi waffe Rita Nalukenge wayizamu n’omukugu era katubirabe.
Okutuuyana ennyo kwoleka obuzibu mu mubiri | OBULAMU TTOOKE
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
