E Kanungu enkalu ku ttaka zireeseewo kigoyewezinge

Olive Nabiryo
1 Min Read

Wazzeewo omuziziko mu nteekateeka ya gavumenti ey’okusima daamu mu district y’e Kannungi egenda okuyambako abeno mu kufukirira ebirime byabwe mu biseera bye kyeeya ng’entabwe eva ku butakkaanya wakati wa gavumenti n’omutuuze omu ku ttaka kw’erina okuzimbibwa. 

Joy Christine Tusiime agamba nti gavument eyagala kutwala ttaka lya famile yabwe nga tebaliyiridde. 

Kyoka government ng’eyita mu minisitule y’amazzi n’obutonde bw’ensi agamba nti yaliyirira buli muntu yenna eyakosebwa olw’enteekateeka eno nga nabo mwebali

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *